ABAWAGIZI bange mbalinamu ennyonta, mbeepikira era mugenda kutegeera Sheebah y'ani mu kukuba omuziki. Mu kiseera kino ndi mu kutendekebwa mu mazina n'okugogola eddoboozi ntuuke ku lunaku mulindwa nga njokya....