Bya Emmanuel Ssekaggo Uganda eyimiriddewo ku bya bulimi era kirungi okubyagazisa Bannayuganda naddala abaana basobole okukula nga babyagala era basobole okubyenyigiramu. Abasomesa b'essomero lya...