MUNNAMATEEKA Asuman Basaalirwa agambye nti waliwo abantu abamaze okubaga enteekateeka okutwala ssabawolereza wa gavumenti mu kkooti bamuvunaane ng'omuntu olw'okunyomoola ebiragiro bya kkooti ensikkulumu....