Ekyeyo mu Buwalabu: Obukodyo obukozessewebwa okufera abagendayo
Emilly Nassanga kati ali Jordan gy'amaze emyezi munaana era ebbanga eryo alimaze alaajanira aba famire ye okumutaasa kubanga emirimu gye bamukozesa gyamukosa ekifuba era alumizibwa ebitagambika. Gloria...