Bwe twali tetunnatandika kwagalana, yambuulira ebintu bingi ebyansikiriza okumwagala. Ono nga bw'ayogera olabira ddala omusajja ow'amazima era ebigambo bye by'alagira ddala nti twali baakwagalana ppaka...