EKINZAALI kye kimu ku bintu bajjajjaffe bye baakozesanga mu ngeri ez'enjawulo naye nga ku mulembe guno abantu bagenze babidibya. Ekinzaali kiriko ebyafaayo ebisoba mu myaka 5,000. Mu kinzaali, baagattangamu...