MU bbanga lya myezi mukaaga, abantu musanvu be baakagwa mu katego k'abatemu abeefuula abakola ogw'okusaabaza abantu mu mmotoka ezaabuyonjo mu bitundu by'e Masaka era abantu bana be banyazeeko ssente n'oluvannyuma...