Abooluganda lwa Moze Radio bakyalaajana nga wayise emyaka 2 bukya afa
Bya MARTIN NDIJJO KU Lwomukaaga nga February 1, lwe gigenda kuwera emyaka ebiri bukya omuyimbi Moze Radio atuva ku maaso. Ng'abawagizi be beetegekera okujjukira obulamu bwe ku mukolo ogutegekeddwa...