ABADDE amyuka akulira essomero lya Canon Ibula P/S e Iganga, Emmanuel Bagoole 46 yattiddwa mu kiro ekyakeesezza ku Mmande. Bagoole muganda we yali omubaka wa Pulezidenti e Jinja, Richard Gulume Balyaino...