ABOOLUGANDA bagumbye ku kitebe kya disitulikiti y'e Mpigi n'omulambo nga baagala ebbaluwa okugutambuza okugenda e Masaka okuziika kyokka ne bagibamma lwa kugutambuliza mu ttakisi. Waabaddewo akasattiro...