Oluyimba olulala: 'Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka, bambi ne tukaaba nga tuli bubi.' Abeeyita Bizzonto kuliko Julius Sserwanja-Kidomoole (Ssaabazonto), Mbabaali Maliseri, Ssaabakaaki Peter (Zonto omuto) ne Gold Ki Matono (Opeto). Bayimba obuyimba obumpi ku nsonga eziriwo kwe bagatta okukolamu obutambi obusaasaana ku yintaneti. Bakolera ku leediyo Simba mu pulogulaamu ya Binsangawano. Baakwatiddwa ku Lwokutaano oluwedde nga kigambibwa nti basasaanya obutambi okuli obubaka obusosola mu mawanga. Akamu ku butambi kalaga ng'abali mu bifo ebisava mu Gavumenti bwe bava mu kitundu ekimu. Baayimbuddwa ku Lwokubiri akawungeezi okuva mu kaduukulu e Kireka ak'ekitongole kya poliisi ekikola ku misango egy'amaanyi okuli obutujju n'okubbisa emmundu ekya Special Investigation Unit (SIU). Ku Lwokusatu baakedde ku leediyo ne banyumya nga bwe bayimba ku bye baayiseemu okuva lwe baakwatibwa ne bagamba nti "boogera mazima". Baatandise n'okuyimba: Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka, bambi ne tukaaba nga tuli bubi, bali basiba nga n'otulo tetwebaka. Nga tewali kye twakola naye ensi eno! mbu twasobya ne batunona ku makya ng'amamundu geetala ng'ate mangi. Baatutambuza nga ssimanyi gye tulaga, ng'emotoka zidduka sipiidi, mpaka Kireka ne tuyingira empuku ng'erimu abasibe nga bo bangi…. Mu kkomera teri kuwuliza kintu kyonna kiri bweru wa kkomera nga n'emmere gye baaleeta okuva ewala, emitendera agireese gy'ayitamu etuuka yawoze dda! Awo kwe kusalawo okulya akawunga k'ekkomera n'ebijanjaalo kubanga byo biba byokya. Wabula, ku luno tebaabadde mu yunifoomu yaabwe efaanana ebyambalo bya bannaddiini. Baayambadde ngoye za bulijjo nga bagamba nti yunifoomu n'eng'oma baabibaggyeeko (babeera n'eng'oma gye bakuba nga boogera oba okuyimba). BAYIIYIZZA ENNYIMBA BBIRI Oluyimba olulala: Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni, nnandigambye aba poliisi bave ku Bizonto x2 Baatukeera ku nkya bangi nga bakambwe okufa, nga bambalidde amamundu basajja bazibu… Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni……. Jjaja Zonto yakankana n'afuka mu mpale. Ye Younger Zonto ye nga bambi aseka busesi. Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni… N'abajaasi abaatutwala baali batwagala kyokka nga bawoza mbunno 'order' eva waggulu. Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni… Jjajja mwami wulira eno ffe tuli Bizzonto, tetuli mu byabufuzi naawe era okimanyi. Bafundikira n'okwebaza: Mwebale nnyo mwenna abalwanye ennyo, Omukama mulungi yeebale, twasanyuse nnyo nnyo ddala tetulina kyakubawa kye tulina okubawa waaka omujjuvu… Tubajjukiza era tweyama:Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka… Tewali agenda kutuggya ku mulamwa okuyigiriza n'okusanyusa abantu. Olwavudde ku mpewo, Sserwanja, Mbabaali ne Opeto beegattiddwaako Ssaabakaaki wabweru ne batandikirawo okuwandiika ennyimba n'obuzannyo obupya. Baategeezezza Bukedde: Bwe baabadde batuyimbula tebaatugaanyi kukola buzannyo bwaffe. Ffe tetuli bannabyabufuzi. Bagaasseeko nti; Akatambi akaatukwasizza ako si kaffe. Akatambi akaatukwasizza ka ddakiika ssatu. Akaffe ka ddakiika musanvu. Ekirala akatambi akaatulagiddwa kalimu ebifaananyi naye ffe tetumanyi yabissaamu kubanga tetwakikola era tetukikolangako mu mulimu gwaffe. Abazannyi ba 'komedi' abeeyita Bizzonto oluvudde mu kkomera batandikidde we baakomye. Bakoze ennyimba bbiri ze baazannye eggulo okuli "Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni, nnandigambye aba poliisi bave ku Bizzonto". Oluyimba olulala: 'Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka, bambi ne tukaaba nga tuli bubi.' Abeeyita Bizzonto kuliko Julius Sserwanja-Kidomoole (Ssaabazonto), Mbabaali Maliseri, Ssaabakaaki Peter (Zonto omuto) ne Gold Ki Matono (Opeto). Bayimba obuyimba obumpi ku nsonga eziriwo kwe bagatta okukolamu obutambi obusaasaana ku yintaneti. Bakolera ku leediyo Simba mu pulogulaamu ya Binsangawano. Baakwatiddwa ku Lwokutaano oluwedde nga kigambibwa nti basasaanya obutambi okuli obubaka obusosola mu mawanga. Akamu ku butambi kalaga ng'abali mu bifo ebisava mu Gavumenti bwe bava mu kitundu ekimu. Baayimbuddwa ku Lwokubiri akawungeezi okuva mu kaduukulu e Kireka ak'ekitongole kya poliisi ekikola ku misango egy'amaanyi okuli obutujju n'okubbisa emmundu ekya Special Investigation Unit (SIU). Ku Lwokusatu baakedde ku leediyo ne banyumya nga bwe bayimba ku bye baayiseemu okuva lwe baakwatibwa ne bagamba nti "boogera mazima". Baatandise n'okuyimba: Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka, bambi ne tukaaba nga tuli bubi, bali basiba nga n'otulo tetwebaka. Nga tewali kye twakola naye ensi eno! mbu twasobya ne batunona ku makya ng'amamundu geetala ng'ate mangi. Baatutambuza nga ssimanyi gye tulaga, ng'emotoka zidduka sipiidi, mpaka Kireka ne tuyingira empuku ng'erimu abasibe nga bo bangi…. Mu kkomera teri kuwuliza kintu kyonna kiri bweru wa kkomera nga n'emmere gye baaleeta okuva ewala, emitendera agireese gy'ayitamu etuuka yawoze dda! Awo kwe kusalawo okulya akawunga k'ekkomera n'ebijanjaalo kubanga byo biba byokya. Wabula, ku luno tebaabadde mu yunifoomu yaabwe efaanana ebyambalo bya bannaddiini. Baayambadde ngoye za bulijjo nga bagamba nti yunifoomu n'ehhoma baabibaggyeeko (babeera n'ehhoma gye bakuba nga boogera oba okuyimba). BAYIIYIZZA ENNYIMBA BBIRI Oluyimba olulala: Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni, nnandigambye aba poliisi bave ku Bizonto x2 Baatukeera ku nkya bangi nga bakambwe okufa, nga bambalidde amamundu basajja bazibu… Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni……. Jjaja Zonto yakankana n'afuka mu mpale. Ye Younger Zonto ye nga bambi aseka busesi. Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni… N'abajaasi abaatutwala baali batwagala kyokka nga bawoza mbunno 'order' eva waggulu. Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni… Jjajja mwami wulira eno ffe tuli Bizzonto, tetuli mu byabufuzi naawe era okimanyi. Bafundikira n'okwebaza: Mwebale nnyo mwenna abalwanye ennyo, Omukama mulungi yeebale, twasanyuse nnyo nnyo ddala tetulina kyakubawa kye tulina okubawa waaka omujjuvu… Tubajjukiza era tweyama:Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka… Tewali agenda kutuggya ku mulamwa okuyigiriza n'okusanyusa abantu. Olwavudde ku mpewo, Sserwanja, Mbabaali ne Opeto beegaTtiddwaako Ssaabakaaki wabweru ne batandikirawo okuwandiika ennyimba n'obuzannyo obupya. Baategeezezza Bukedde: Bwe baabadde batuyimbula tebaatugaanyi kukola buzannyo bwaffe. Ffe tetuli bannabyabufuzi. Bagaasseeko nti; Akatambi akaatukwasizza ako si kaffe. Akatambi akaatukwasizza ka ddakiika ssatu. Akaffe ka ddakiika musanvu. Ekirala akatambi akaatulagiddwa kalimu ebifaananyi naye ffe tetumanyi yabissaamu kubanga tetwakikola era tetukikolangako mu mulimu gwaffe. Abazannyi ba 'komedi' abeeyita Bizzonto oluvudde mu kkomera batandikidde we baakomye. Bakoze ennyimba bbiri ze baazannye eggulo okuli "Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni, nnandigambye aba poliisi bave ku Bizzonto". Oluyimba olulala: 'Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka, bambi ne tukaaba nga tuli bubi.' Abeeyita Bizzonto kuliko Julius Sserwanja-Kidomoole (Ssaabazonto), Mbabaali Maliseri, Ssaabakaaki Peter (Zonto omuto) ne Gold Ki Matono (Opeto). Bayimba obuyimba obumpi ku nsonga eziriwo kwe bagatta okukolamu obutambi obusaasaana ku yintaneti. Bakolera ku leediyo Simba mu pulogulaamu ya Binsangawano. Baakwatiddwa ku Lwokutaano oluwedde nga kigambibwa nti basasaanya obutambi okuli obubaka obusosola mu mawanga. Akamu ku butambi kalaga ng'abali mu bifo ebisava mu Gavumenti bwe bava mu kitundu ekimu. Baayimbuddwa ku Lwokubiri akawungeezi okuva mu kaduukulu e Kireka ak'ekitongole kya poliisi ekikola ku misango egy'amaanyi okuli obutujju n'okubbisa emmundu ekya Special Investigation Unit (SIU). Ku Lwokusatu baakedde ku leediyo ne banyumya nga bwe bayimba ku bye baayiseemu okuva lwe baakwatibwa ne bagamba nti "boogera mazima". Baatandise n'okuyimba: Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka, bambi ne tukaaba nga tuli bubi, bali basiba nga n'otulo tetwebaka. Nga tewali kye twakola naye ensi eno! mbu twasobya ne batunona ku makya ng'amamundu geetala ng'ate mangi. Baatutambuza nga ssimanyi gye tulaga, ng'emotoka zidduka sipiidi, mpaka Kireka ne tuyingira empuku ng'erimu abasibe nga bo bangi…. Mu kkomera teri kuwuliza kintu kyonna kiri bweru wa kkomera nga n'emmere gye baaleeta okuva ewala, emitendera agireese gy'ayitamu etuuka yawoze dda! Awo kwe kusalawo okulya akawunga k'ekkomera n'ebijanjaalo kubanga byo biba byokya. Wabula, ku luno tebaabadde mu yunifoomu yaabwe efaanana ebyambalo bya bannaddiini. Baayambadde ngoye za bulijjo nga bagamba nti yunifoomu n'ehhoma baabibaggyeeko (babeera n'ehhoma gye bakuba nga boogera oba okuyimba). BAYIIYIZZA ENNYIMBA BBIRI Oluyimba olulala: Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni, nnandigambye aba poliisi bave ku Bizonto x2 Baatukeera ku nkya bangi nga bakambwe okufa, nga bambalidde amamundu basajja bazibu… Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni……. Jjaja Zonto yakankana n'afuka mu mpale. Ye Younger Zonto ye nga bambi aseka busesi. Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni… N'abajaasi abaatutwala baali batwagala kyokka nga bawoza mbunno 'order' eva waggulu. Ssinga mbadde n'obuyinza ng'obwa Museveni… Jjajja mwami wulira eno ffe tuli Bizzonto, tetuli mu byabufuzi naawe era okimanyi. Bafundikira n'okwebaza: Mwebale nnyo mwenna abalwanye ennyo, Omukama mulungi yeebale, twasanyuse nnyo nnyo ddala tetulina kyakubawa kye tulina okubawa waaka omujjuvu… Tubajjukiza era tweyama:Twabonyeebonye nnyo mu kkomera e Kireka… Tewali agenda kutuggya ku mulamwa okuyigiriza n'okusanyusa abantu. Olwavudde ku mpewo, Sserwanja, Mbabaali ne Opeto beegaTtiddwaako Ssaabakaaki wabweru ne batandikirawo okuwandiika ennyimba n'obuzannyo obupya. Baategeezezza Bukedde: Bwe baabadde batuyimbula tebaatugaanyi kukola buzannyo bwaffe. Ffe tetuli bannabyabufuzi. Bagaasseeko nti; Akatambi akaatukwasizza ako si kaffe. Akatambi akaatukwasizza ka ddakiika ssatu. Akaffe ka ddakiika musanvu. Ekirala akatambi akaatulagiddwa kalimu ebifaananyi naye ffe tetumanyi yabissaamu kubanga tetwakikola era tetukikolangako mu mulimu gwaffe.
Popular Posts
-
HERBERT Twine (wakati) eyakuyimbira ennyimba nga 'Saabisaanira, Sibyakyama, Ompangudde ne Siryerabira ...
-
EGGWANGA we libeeredde mu muggalo, abantu babadde ku mudido gwa bibbala ng'omwav...
-
Police in Mubende district have launched a manhunt for Khalisiti Mutatina, who is accused of stabbing to death his wife's lover, Ignitio...
-
HAJJI Abdul Kiyimba, mmeeya wa Kyengera Town Council ayogedde ku butakkaanya bwe yal...
-
EMBEERA y'akabuga Lukaya ku luguudo lwa Kampala-Masaka ekyali ya kimpoowoze okuva omuggalo gwa Corona...
-
For over the past year, Dfcu bank has received criticism for being reluctant with data security after leakage of vital information like bank...
-
In many homes around Jebel Boma county, dinner consists of bitter-tasting leaves that can be picked off the bushes outside. The leaves are...
-
ABATUUZE okuva mu byalo 10 ebikola omuluka gw'e Kasubi beeyiye mu bungi ku ssom...