OKUKOLA oluguufo lwa Nyendo-Masaka mu Masaka City kutambulira kinnawadda ng'ebinnya ebimaze ebbanga nga bibakaabya batandise okubifuma.
Omulimo guno gwatongozebwa ku nkomerero ya 2020, minisita w'emirimu n'entambula Edward Pulezidenti ng'assa mu nkola eniragiro bya mukamawe Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.
Okulonda bwe kwaggwa ng'abe Masaka basudde aba NRM waggyawo okutya mu Bannsmasaka nti ne pulojekiti eno ennaazing'ama naye tewali kiyimiridde.
Ekitundu ky'oluguudo luno ekisinga obunene kiwedde ,okugaziyizibwa gye lunnayisibwa nga lukubwako kkolaasi.
.. Wabula mu kugaziya kikoserezaamu ekifo kyamasanyu ekya Dorisi bwe bakisazeeko ettaka ly'emiryango awayingitirwa.
Source