NNINA emyaka 25 naye sinnatandika kwegatta kubanga ntya siriimu ng'ate abawala abasinga tebaagala kugenda ku musaayi ate nga nange saagala kukozesa kondomu kubanga bagamba nti tonyumirwa. Kati nkoze ntya...