Sunday, December 27, 2020

Juliana alaze bbebi we

Juliana alaze bbebi we

Omuyimbi, Juliana Kanyomozi avudde gy'abadde yeekwese n'ayagaliza abantu Ssekukkulu ennungi ku Lwokuna. 

Ku mukutu gy'empuliziganya abantu abasoba mu 8,600 be bayagadde obubaka buno nga Juliana aweembejja bbebi we naye nga ffeesi ye tagiraze..

Omuyimbi ono yalaga ensi yonna omwana we gwe yali yaakazaala ng'amaze olunaku lumu ku mikutu gy'empuliziganya nga May 13, era okuva olwo taddangamu kulabikako.

Related Posts Plugin for WordPress, Blogger...

Popular Posts