 
    	                      "Njagala okukunga Bannayuganda mwenna okuvaayo muboole omusumba Ssenyonga.
  Ne bwe mumulaba ng'ali mu dduuka aliko by'agula mukube enduulu ensi eveeyo erabe ku musajja omukulu afuuse ekyetere." Mondo bwe yagambye.
  Mondo yagasseeko nti Ssenyonga okuvaayo n'ayogera ku mulambo amafuukuule kigenda kumutambulirako obulamu bwe bwonna kikwate n'abaana kuba naye bamanyi bwino we mungi atasanyusa okuli n'eby'akawala nga bali mu nnyonyi.
  Pasita Jackson Senyonga owa Christian Life Church ne Solomon Male be baasoose okuvaayo ne bavumirira engeri Yiga gy'abadde yeeyisaamu nga mulamu.
  Baamulumirizza okukabassanya abakazi era ne bategeeza nti yafudde talokose.
    Omusumba Mondo
  Mugisha y'omu ku
  bakungubazi abeetabye
  mu kukungubira Pasita
  Yiga Abizzaayo e
  Kawaala.
  Mu butaluma mu
  bigambo bye, yategezezza
  nti Pasita Jackson
  Ssenyonga kye yakoze
  kiraga nti muntu eyava
  edda ku mulamwa.
  "Njagala okukunga
  Bannayuganda mwenna
  okuvaayo muboole
  omusumba Ssenyonga.
  Ne bwe mumulaba
  ng'ali mu dduuka aliko
  by'agula mukube enduulu
  ensi eveeyo erabe
  ku musajja omukulu afuuse
  ekyetere." Mondo
  bwe yagambye.
  Mondo yagasseeko
  nti Ssenyonga okuvaayo
  n'ayogera ku mulambo
  amafuukuule kigenda
  kumutambulirako
  obulamu bwe bwonna
  kikwate n'abaana kuba
  naye bamanyi bwino we
  mungi atasanyusa okuli
  n'eby'akawala nga bali
  mu nnyonyi.
  Pasita Jackson Senyonga
  owa Christian
  Life Church ne Solomon
  Male be baasoose
  okuvaayo ne bavumirira
  engeri Yiga gy'abadde
  yeeyisaamu nga mulamu.
  Baamulumirizza
  okukabassanya abakazi
  era ne bategeeza nti
  yafudde talokose.