Museveni yagambye nti ababaka ba Palamenti singa baali bagendera ku magezi g'aludde ng'abawa, okwenywereza mu balonzi, eby'okukyusakyusa mu Konsitityusoni byandibadde byanguwa kubanga byandikoleddwa Palamenti...