UGANDA yeesozze empaka z'Afrika eza 2018 FIBA 3x3 Africa Cup mu muzannyo gwa Basketball ezaatandikibwawo omwaka oguwedde. Uganda yasobodde okumegga Tanzania 21-6, n'ewandulamu Seychelles 16-8 mu baami...