MUFUTI Sheikh Ramathan Mubaje asabye ab'ebyokwerinda okukomya okukola efujjo eriyitiridde omuli okukuba ennyo abantu olumu n'okubatta nga bakkakkanya obujjagalalo n'agamba nti bino bye bimu ku bintu ebivaako...