Abantu 30,000 abeesenza mu lutobazi e Kyetinda bakaaba twawa!
PROSSY NABABINGE ABATUUZE abasoba mu 30,000 okuva ku byalo okuli; Katoogo, Kiruddu ne Lower Mawanga, mu munisipaali y'e Makindye basuliridde okusengulwa ku ttaka oluvannyuma lw'ekitongole kya NEMA okukizuula...