Omwana abadde afumita banne ekiso nnyina amuwaddeyo eri Poliisi bamuggalire
Diana Kyomuhangi omutuuze w'e Kawempe mu Ssebina zooni kaabuze kata atte mutabani we ow'emyaka 12 (emyaka gisirikiddwa), gwe yagambye nti amulemeredde n'amukwasa poliisi emutwale mu bifo ebirabirirwamu...