Abakazi balidde ebifo ebisava mu kabineeti ya Ethiopia empya
OMUKULEMBEZE wa Ethiopia Abiy Ahmed akoze ekyewuunyo bw'alonze kabineti ye ya baminisita 20 bokka kyokka nga kkumi ku bo bakazi. Ng'ogyeko Rwanda , Ethiopia y'ensi eyokubiri mu Afrika ezisinga okuba...