Bya STUART YIGA ABAGAMBIBWA okuba abeebijjambiya balumbye ekitundu ky'e Kawaala, ekisangibwa mu Munisipaali y'e Lubaga, mu Kampala ne batemaatema abatuuze kyokka olumaze ne babalaalika okudda nga beekwasa...