Katikkiro Mayiga akunze abantu ku ddwaaliro ly'e Nkozi
KATIKKIRO Charles Peter Mayiga akunze abantu ba Buganda okuvaayo okuwagira omulimu gw'okuzimba ekifo awagenda okujjanjabirwa abagudde ku bubenje mu ddwaliro e Nkozi n'agamba nti ekiseera kino kya bantu...