Minisita w'obusuubuzi, amakolero n'obwegassi, Amelia Kyambadde yabalabudde mu kulambula omwoleso gwa bannamakolero e Lugogo n'abagamba nti Uganda erina amawanga amalala nga Dr. Congo g'erina nago enkolagana...