ABAVUBI bakubaganye empawa ku magye agassibwa mu nnyanja naddala Nalubaale okulwanyisa envuba embi ng'abamu bakiwagira ng'ate abalala bakiwakanya. Abakiwagira bagamba nti kivuddeko obungi bw'ebyennyanja...