Bya Sarah Tushabe Kyaddaki Ssendawula zooni e Lungujja mu munisipaali y'e Lubaga efunye ssentebe oluvannyuma lwa Ali Kyambadde okuwangula omusango ogubadde mu kkooti ogwatwalibwayo Kasule Ssemugenze...