Bya HERBERT MUSOKE KKAMPUNI z'amasimu zitandise okussa mu nkola etteeka ly'okukendeeza gwa 'mobile money' (Airtel money, Africel Money ne MTN Mobile Money) okudda ku 0.5 ku 100 ku ssente eziggyibwayo...