Abayizi ba Victoria Mutundwe boolesezza ebitone mu mizannyo egy'enjawulo
ABAYIZI b'essomero lya Victoria Mutundwe P/S bacamudde abazadde mu kwolesa ebitone mu mizannyo egy'enjawulo. Baabadde ku lunaku lw'essomero olw'emizannyo olwa, Sports day olumalako ttaamu ey'okusatu...