Aba People Power bawangudde e Makerere n’e Kyambogo ne basoomooza Besigye
Bannakisinde kya 'People Power' bawangudde ebifo by'obukulembeze bw'abayizi (Guild President) e Makerere ne Kyambogo ne bawaga. Bagamba nti kano kabonero akalaga nti Bobi wine y'asinga Dr. Kizza Besigye...