ABAPOLIISI 43 abali ku ddaala lya kadeeti bawabidde gavumenti nga bagamba nti bagibanja omusaala oguweza obukadde 216 gw'ekyalemeddwa okubasasula. Bawabye mu kkooti enkulu mu kitongole ekivunaanyizibwa...