Bya Jaliat Namuwaya Abasawo abeegattira mu kibiina kya Uganda Medical Association bawakanya ekiteeso ekyayisiddwa Palamenti gye buvuddeko okuwola musigansimbi obutitimbe bw'ensimbi okuzimba eddwaaliro...