Bya Emmanuel Ssekaggo Mu biseera bino ng'enkuba etandise okutonnya abantu bangi naddala ababeera mu nzigotta batandise okutawaanyizibwa endwadde naddala eziva ku bujama ne basaasaanya ssente nnyingi...