OMUSAJJA eyakwatibwa ne boofiisa ba poliisi nga babavunaana eby'e Rwanda, asimattuse obutwa mu kkomera ly'amagye e Makindye gy'akuumirwa. Abdunoor Ssemujju amanyiddwa ennyo nga Minana baamukwata lumu...