Abaana bazannye okufa kwa Yesu ne bakaabya abazadde
Bya Paul Kakande Abaana ku kkanisa ya World Answer Church ekulemberwa Nabbi Jeremiah Sebakijje e Masajja - Kibira mu munisipaali y'e Makindye booleseza ebitone eri abalokole abasabira mu kkanisa eno...