Bayinvesita baakuzimba amakolero 20 mu Buikwe, ataano ku gano gawedde
Bya Paul Kakande Mu kaweefube w'okumalawo ebbula ly'emirimu mu ggwanga, omukulembeze w'eggwanga yasalawo okuteeka amaanyi mu kusikiriza bayinvesita ba wano n'abagwiira okutandikawo amakolero mu ggwanga...