Yasobola okungumiikiriza okumala emyaka egyo gyonna nga twesigaηηana. Nafuba okumuwa obudde bwe yalinga yeetaaga kubanga nali saagala kumulumya wadde nga bazadde bange baali bakambwe. Twali twesigaηηana...