OMUSUMBA w'essaza lya Kasana Luweero, Paul Ssemwogerere asabye abantu naddala mu byalo okweggyamu okwesaasira n'okwekubagiza wabula bakole balwanyise enjala n'obwavu. Yasinzidde ku Kigo e Katikamu mu Luweero...