OMUBAKA akiikirira munisipaali ya Kira, Ibrahim Ssemujju Nganda asabye abakyala abalina kye batandiseewo okwerekereza basobole okutuuka ku bigendererwa byabwe. Bino yabyogedde atongoza pulojekiti y'abakyala...