Poliisi n’abakulembeze be Katabi balabudde ku baagala okutabangula emirembe mu kitundu
BYA MEDDIE MUSISI POLIISI n'abakulembeze b'e Katabi ku lw'e Ntebe batudde bukubirire okutema empenda ku by'okwerinda ebisatizza abatuuze. Olukiiko luno olwatudde ku kkanisa ya Holy city e Bwerenga...