Abagambibwa okutta owa Mobile Money babazizza e Zzana
ABAJAASI ba UPDF babiri abagambibwa okutta owa Mobile Money n'omukozi we ewa Zzana batwaliddwa mu kifo we baabatemulira abantu ab'omu kitundu ne bakung'aana nga baagala okubaggya ku b'ebyokwerinda babeekolereko....