Bya PADDY BUKENYA ABAFUMBO basaddaase omwana waabwe ow'omwaka ogumu nga bagenderera okufuna obugagga. Olwamusse omulambo ne bagukweka wansi w'omufaliso ku kitanda kyabwe, kyokka abatuuze baabaloopye...