OMUYIMBI Abdallah Buwembo eyeeyita B.B Father aleese oluyimba olupya lw'atuumye ''Kitokota si kisaanikire''. Oluyimba luno lulimu ekidongo ekiggunda ne kitaleka muntu mu ntebe. B.B Father agamba nti...