Eyayingidde mu duuka ne banne nga befudde abaguzi asimatuse abasuubuzi
ABAKUUMI abakolera ku kizimbe kya Park View mu Kampala bataasizza omuvubuka agambibwa okwekobaana ne banne ne babba ebintu mu dduuka gye baagenze nga beefudde abaguzi. Abavubuka basatu baagenze ku dduuka...