Abanene mu kibiina kyaffe mukomye okujeemera ssemateeka- DP
James Magala BANNAKIBIINA kya DP, balabudde abanene mu kibiina kino abasusse okwegulumiza n'okwetwala nga abekitalo mu kibiina olw'ebifo by'obukulembeze bye balimu ne batuuka n'okuyisa amaaso mu ssemateeka...