Bannayuganda ababeera e Canada bategese 'Uganda Kwekwaffe'
Kino bakikoze okuyita mu kutegeka olukung'aana lwe batuuma Uganda Kwe kwaffe. Olugenda okubeera mu kibuga Edmonton e Canada. Kasim Ssali ssentebe wa Uganda Culture in diaspora omutegesi w'olukung'aana...