Yagambye nti poliisi y'e Kikajjo ng'ekwataganye ne Yusufu Ssentamu, ssentebe w'ekyalo baayingiridde ebbaala ye ne bagimenya ne boonoona ebintu ebyabbaddemu. Yagambye nti abaserikale baakonkonye ku bbaala...