ENKAMBI ya Cranes yeyongeddemu ebbuguu oluvannyuma lw'omuzibizi waayo Mustafa Kizza okwegatta ku ttiimu mu kutendekebwa e Butabika ku kisaawe kya Gems International School. Kizza yakomyewo mu ggwanga...