Paapa agenda kukulembera Mmisa mu St. Peter's Basilica n'oluvannyuma awe abantu b'omu Roma n'ensi yonna omukisa mu nkola mu Lulatini gye bayita 'Urbi et Orbi' ekitegeeza mu kibuga n'ensi yonna. Yategeezezza...