Taata w’omuyizi wa Jinja SS gwe baakubye alaajanye
Juma Nzora 18, apooca mu ddwaaliro e Mulago era tasobola kutuula wadde okwekyusa. Kitaawe Success Wejuli yagambye nti, abaserikale b'essomero lya Jinja SS baamukuba ne bamukutula enkizi. Kigambibwa...