Afande bamukutte lwakuvuga SafeBoda n'omusabaze nga obudde bwa piki buwedeyo
Ono Afande yabadde amanyi okwambala ekyambalo kya poliisi kimuyisa ku Lodi bulooko nga essaawa za boda ziweddeyo. Wabula kyamuwedeko ofiisa mune lweyamuyimiriza namwegayirira nagaana ng'amuvunana...